TOP

Linda akababba kamuwedde

Added 1st February 2013

OLUBUTO lwa Linda Mukasa, omwogezi wa Club Silk lutabudde abamu ku bantu abatera okugobera ku bbaala eno.

OLUBUTO lwa Linda Mukasa, omwogezi wa Club Silk lutabudde abamu ku bantu abatera okugobera ku bbaala eno.

Abamanyi Linda bagamba nti olw’omulimu gwe, mukazi mwogezi kyokka ennaku zino alina ebigambo bitono mbu n’akababba kaamuggwa.

N’amaanyi gamuwedde kuba essaawa z’akola kati ntono sso nga luli nga tebannamukuba peneti, yalinga annyuka ssaawa mukaaga ez’ekiro oba okusingawo.

Mpozzi kati, ekimu ku bisinga okumunyumira kwe kwekubya ebifaananyi ebiraga olubuto lwe n’abissa ku ‘facebook’

Linda akababba kamuwedde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...