TOP

Kameramaani 'ethambi' limulemesezza emirimu

Added 4th February 2013

ONO kameramaani katono emirimu gimuleme olwa byanabiwala ebyabadde biteze obumasu.

ONO kameramaani katono emirimu gimuleme olwa byanabiwala ebyabadde biteze obumasu. Musajjawattu eyabadde agenze okucapa emirimu gya bakamabe byamusobedde anti buli obwedda gy’akuba amaaso nga gaggukira ku byana ebyesaze obuwero bwe baakazaako erya kookoonyo.

Yasoose kwegumya kyokka kirabika embeera bwe yamuyitiriddeeko kwe kwekaza n’alumbako kimu ekyabadde mu kasikaati akampi n’akikuba akaama kyokka nga kyo kiraga nti si bye kiriko.

Owoolugambo waffe yamulese akyeyogerako era tetumanyi gye byakkidde. Baabadde ku mukolo ogumu e Masaka gye buvuddeko.

Kameramaani ‘ethambi’ limulemesezza emirimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'ewa Kisekka bazzeemu oku...

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose ewa Kisekka nga poliisi egumbulula abasuubuzi ababadde bakedde okwegugunga nga...

Bamukutte mu bubbi ne yeeka...

"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba,...

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

Patrick Onyango omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano bwe yatuukiriddwa ku ssimu yakakasizza okukwatibwa...

Abaserikale nga bakutte Kirumira.  Mu katono ku kkono ye Namulindwa n'omwana we gw'agamba nti Kirumira yamukubisizza waya z'amasannyalaze.

Abatuuze gwe balumiriza oku...

Kirumira yategeezezza nti abantu abakubira nsonga ng'omwana yamukubidde kutwala firimu ey'obuseegu ewuwe n'ekigendererwa...