TOP

Mutabani, naawe oli mu kintu 'wakati'...

Added 23rd February 2013

Meeya wa Buvuma, Omulangira Hilary Ssimbwa yasanze akaseera akazibu ng’abuuza ku Katikkiro wa Uganda, Patrick Amama Mbabazi.

Meeya wa Buvuma, Omulangira Hilary Ssimbwa yasanze akaseera akazibu ng’abuuza ku Katikkiro wa Uganda,  Patrick Amama Mbabazi.

Omanyi Ssimbwa musajja wa DP nga mu disitulikiti y’e Buvuma yonna ye wa DP yekka eyawangulayo.Bwatyo yawaliriziddwa okwegatta ku bikujjuko bya NRM ng’ejaguza emyaka 27 mu buyinza egyabadde ku kisaawe e Maggyo wiiki ewedde.

Yayitiddwa okubuuza ku mukulu wabula yabadde atuuka waali kalabaalaba n’agamba nti, ‘‘ssebo oyo ye wa DP yekka ali mu buyinza mu bizinga eno naye tukimanyi nti naye wa NRM ng’eyo mu DP yayitirayo buyitizi okufuna ogufo’’.

Wano Mbabazi we yamubuulizza nti, mutabani kituufu oli mu kintu. Teyamuzzeemu n’aseka.

Mutabani, naawe oli mu kintu ‘wakati’...

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...