TOP

Ssebo, oli mwavu munnange ndeka mmanje ssente zange

Added 23rd February 2013

Omusajja eyeefudde omutamiivu n’ayingira mu lukiiko lwa munisipaali y’e Mukono abakulembeze omuli Meeya Johnson Muyanja Ssenyonga, Town Clerk n’abalala mwe baabadde basisinkanidde abakulembeze b’ebyalo eby’enjawulo mu Divizoni y’e Goma n’e Mukono baamufulumizza nga talinnya.

Omusajja eyeefudde omutamiivu n’ayingira mu lukiiko lwa munisipaali y’e Mukono abakulembeze omuli Meeya Johnson Muyanja Ssenyonga, Town Clerk n’abalala mwe baabadde basisinkanidde abakulembeze b’ebyalo eby’enjawulo mu Divizoni y’e Goma n’e Mukono baamufulumizza nga talinnya.

Omusajja ono eyategeerekeseeko erya Suudi ng’akola gwa kusaawa yasoose kwesiwa magengere n’alyoka ayingira olukiiko.  Yatandise okulangira abakulembeze obutamusasula nsimbi ze ate ng’abakolera.

Yagambye nti yasuze ku lubalaza lwa nju oluvannyuma lwa landiroodi okumusibira ebweru ng’amubanja ng’ate ye gy’abanja tebamusasula.

Omukuumi yabadde agezaako okumufulumya n’atabuka n’amugamba nti ssebo, ‘ndeka mmanje ssente zange, ggwe annemesa oli mwavu munnange.

’’.

Ssebo, oli mwavu munnange ndeka mmanje ssente zange

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...