TOP

Omubaka Kasibante bamuzibye omumwa

Added 25th February 2013

ABALONZI b’e Lubaga North bwe muwulira omubaka wammwe Moses Kasibante ng’avumbeera ku nsonga z’okubuuliriza ku ngeri dayirekita wa Kampala, Jenniffer Musisi gy’addukanyaamu emirimu temumunenya.

ABALONZI b’e Lubaga North bwe muwulira omubaka wammwe Moses Kasibante ng’avumbeera ku nsonga z’okubuuliriza ku ngeri dayirekita wa Kampala, Jenniffer Musisi gy’addukanyaamu emirimu temumunenya.

Babaka banne baamutabukidde ne ‘‘bamuziba  omumwa’’. Mbu yabadde agezzaako okulemera ku Jenniffer Musisi eyalabise mu kakiiko kano wiiki ewedde.

Kasibante yatabuse n’asoya Musisi ebibuuzo eby’okumukumu kyokka babaka banne naye ne bamutabukira nga bagamba nti  y’omu ku baaleeta okwemulugunya ku Musisi mu palamenti ng’ate ssi mmemba w’akakiiko akabuuliriza ku nsonga zino n’olwekyo asirike.

Yabadde akyagenda maaso n’okwemulugunya omumyuka wa Ssentebe w’akakiiko kano, Raphael Magezi n’aleeta ekiteeso ekigaana Kasibante okuddamu okwogerwa wadde okuwulirwa era ne kiwagirwa omubaka Frolence Mutyabule era teyazzeemu kunyega kigambo kyonna.

Omubaka Kasibante bamuzibye omumwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza.

▶️ Fr. Musaala ng'akulembed...

▶️ Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza mu Lutikko e Lubaga.

Abamu ku ba NUP e Jinja.

Aba NUP bamalirizza olusiri...

PULEZIDENTI wa NUP, Robert Kyagulanyi Sentamu asabye bannakibiina abalondebwa ku mitendera egy'enjwulo naddala...

Ennyanja ya Kabaka.

Abadde adduka ekikwekweto a...

ABADDE adduka ekikwekweto kya poliisi ne LDU mu Ndeeba agudde mu nnyanja ya Kabaka mu Ndeeba n'afiiramu. Brian...

Ggoolokipa wa KCCA Charles Lukwago ng’abuuse okulemesa aba Villa okumuteeba.

KCCA ne Villa zeenyooma

Egyazannyiddwa mu liigi URA 3-1 BUL Kitara 0-3 Vipers Leero (Ssande) KCCA - Villa, Lugogo 10:00 KCCA ne...

'Drone' etomedde akatimba k...

Abantu abawerako balumiziddwa takisi ekika kya Drone nnamba UBJ 598 P ebadde eva e Mutukula - Kyotera okwolekera...