TOP

Komanda Omara yafuuka nsomba byuma?

Added 13th March 2013

KOMANDA Samuel Omala akulira ebikwekweto mu Kampala n’emiriraano y’omu ku baserikale abakulembeze b’oludda oluvuganya Gavumenti gwe basinga okuwanda olulusu.

KOMANDA Samuel Omala akulira ebikwekweto mu Kampala n’emiriraano y’omu ku baserikale abakulembeze b’oludda oluvuganya Gavumenti gwe basinga okuwanda olulusu.

Ababuzizzaako embiibya bw’abalemesezza okubaako olukung’aana lwe bakuba mu kibuga n’ebitundu ebiriraanyeewo.

Batugambye nti Omala bw’abeera ku opalesoni, asooka kusomesa bantu bano ekibi ekiri mu bye bakola n’okusaaga nabo kyokka bwe bagaana okumuwuliriza ng’atabuka n’abaggyirayo enjala n’abakasuka mu bumotoka bwa poliisi obwakazibwako erya ‘Bakuntumye’.

Wabula ekisinga okucamula abantu, y’engeri ggaayi ono gy’ayambalamu . Ajja yeekapise ebikooti n’okukwatagana n’ebintu eby’enjawulo omuli n’obucupa bwa ttiyaggaasi, pisito n’ebirala ekireetedde abantu okwebuuza oba yafuuka nsombabyuma.


Komanda Omara yafuuka nsomba byuma?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...