TOP

Afande Kerekere bamulonze ekkubo

Added 13th March 2013

‘‘GGWE Chali, Afande Kerekere ng’aliko embooko y’omukazi! Waa... ekyo ekyana kirabika kimulonze kkubo. Alina mukyala we gw’abeera naye nga bw’omanyi eby’abasajja ako nako kayinza okuba ‘akantu ke’’. Ebyo bye bimu ku bigambo ebyawuliddwa ng’abavubuka boogera.

Omanyi ggaayi ono kazannyirizi mu kibiina kya Extra Touch era olwayingidde bbaala emu Jinja Road n’akwatagana n’ekyana kino era kumpi ekiro kyonna baakimazeeko nga beeraga amapenzi ng’eno bwe beekutte gy’obeera nti bafumbo. Oba maama w’abaana yabadde amulese wa?

Afande Kerekere bamulonze ekkubo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...