TOP

Ak'e 20,000/- kalwanyizza aba bodaboda

Added 15th April 2013

ABAVUZI ba boda boda ku siteegi z’omu kibuga Lyantonde bakubaganye n’okutabukira ssentebe waabwe lwa mitwalo ebiri egyabaweereddwa omusajja eyategeerekeseeko erya Justus banywemu sooda.



ABAVUZI ba boda boda ku siteegi z’omu kibuga Lyantonde bakubaganye n’okutabukira ssentebe waabwe lwa mitwalo ebiri egyabaweereddwa omusajja eyategeerekeseeko erya Justus banywemu sooda.

Owoolugambo waffe atugambye nti aba boda boda bano abasukka mu 100 buli omu yabadde ayagala afuneko waakiri 1,000/- ekitaasobose.

Abamu baafunye abalala ne batafuna ekyabanyiizizza ne batabukira ssentebe nga bagamba nti ssente zaabwe azibbye.

Ak’e 20,000/- kalwanyizza aba bodaboda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...

Kyagulanyi ne Kibalama lwe baatongoza ekibiina kya NUP.

Bwino omulala ayiise ku bya...

BWINO omulala ayiise ng’abaali bakulira ekibiina kya NUP okuli eyali Pulezidenti waakyo, Moses Nkonge Kibalama...