TOP

Leero omuntu anaafuna 'otufuta'

Added 17th June 2013

OMUKULU ono yazze mu Kampala okunoonya amata g’abaana. Ebintu tebyabadde byangu bakasitoma ne bamubula.



OMUKULU ono yazze mu Kampala okunoonya amata g’abaana. Ebintu tebyabadde byangu bakasitoma ne bamubula.

Yasoose n’agumiikiriza embeera ng’agamba nti obudde tebunnaba kuyita nnyo kuggwaamu maanyi.

Kyokka bwe yawulidde ebivudde mu bajeti eyasomeddwa ku Lwokuna lwa wiiki ewedde nga kumpi buli kintu bakitaddeko omusolo, n’asoberwa n’atandika okwebuuza oba anaafuna ssente ezigula ‘otufuta’.

Yabirowoozezzaamu nga tabitegeera kwe kusalawo okwebaka mu kigaali kye. Yabadde ku kimu ku bizimbe ku William Street.

Leero omuntu anaafuna ‘otufuta’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Robert Kyagulanyi Ssentamu

DPP yeddizza omusango gwa K...

KKOOTI eggye enta mu musango gw'okulimba emyaka, munnamateeka Hassan Male Mabiriizi gweyawaabira omubaka wa Kyadondo...

Gav't etaddewo obukwakkuliz...

GAVUMENTI etegeezezza nti abasuubuzi abaagala okuddamu okusuubula ebintu ebiva n'okutwaliribwa mu mawanga g'ebweru...

Minisita w'Ebyensimbi Kasaija ne Byarugaba akulira NSSF nga boogera

Bannayuganda muve mu kwejal...

MINISITA w'ebyensimbi Matia Kasaija alabudde Bannayuganda bave mu kwejalabya batereke ssente ezisobola okubayamba...

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...