TOP

Njagala nnyo okwagalibwa - Nakiwala

Added 23rd August 2013

EYALI minisita wa Kabaka Oweebyobulambuzi, Florence Nakiwala Kiyingi asinzidde ku kabaga ke ak’amazaalibwa ak’emyaka 41 n’ategeeza bw’ayagala ennyo okwagalibwa.



EYALI minisita wa Kabaka Oweebyobulambuzi, Florence Nakiwala Kiyingi asinzidde ku kabaga ke ak’amazaalibwa ak’emyaka 41 n’ategeeza bw’ayagala ennyo okwagalibwa.

Ku kabaga ke kamu, Nakiwala kwe yajagulizza ne bba Deo Kiyingi omubaka wa Bukomansimbi, emyaka 15 egy’obufumbo Obutukuvu.

Ku kabaga kano akaabadde ku Speke Hotel mu Kampala ku Lwokuna ekiro, Nakiwala ne bba baakubye abagenyi baabwe ebibajjo bya laavu, abataayise na baabwe ne bafuna ensaalwa!

Owoolugambo waffe atugambye nti yawulidde Nakiwala yeewaana nga bba bwe yamugulidde mmotoka empya mbu naye ng’ekyalemedde mu ‘bbondi’.

Nakiwala ne bba Deo Kiyingi nga basala dansi.

 

Njagala nnyo okwagalibwa - Nakiwala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Kaggwa ng'asala keeki n'abamu ku bataka b'ekika ky'Embogo.

Katikkiro Mayiga alabudde a...

EBYA poliisi okukuba omukka ogubalagala ku mukolo gw'abeekika kye Embogo biranze, Mmengo bw'etadde Gavumenti ku...

Abaserikale nga batwala omuvubuka gwe baakutte.

Ababazzi ku Bbiri bataayizz...

ABABAZZI b'oku Bbiri bataayizza abavubuka abagambibwa okuba mu kabinja akatigomya abantu ne babakuba.  Akabinja...

Minisita Kasolo ng'ayogera

Kampala mugigye mu by'obufu...

Minisita omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, yennyamidde olwabantu abafudde Kampala...

Paasita Yiga

Paasita Yiga mulwadde muyi

EMBEERA y'omusumba w'ekkanisa ya Revival Christian Church e Kawaala, Augustine Yiga yeeraliikirizza abagoberezi...

Namuli kati atunda nnyaaya e Kyengera.

Abaana be nasomesanga bansa...

Nga tukyatunuulira engeri ekitiibwa ky'abasomesa gye kityobooddwaamu, Teopista Namuli, akulira essomero lya Wonderworld...