TOP

Nince Henry, ono maneja oba...?

Added 9th September 2013

OMUYIMBI Nince Henry ali mu keetalo. Ekivvulu kya ‘Mpola mpola’ kirabika kimuwuuba. Ennaku zino takyayagala bantu bamuwa situleesi anti asiiba awawula ddoboozi atuuke ku Lwokutaano nga temuli wadde akasaaniiko asobole okuwa abawagizi be essanyu.



OMUYIMBI Nince Henry ali mu keetalo. Ekivvulu kya ‘Mpola mpola’ kirabika kimuwuuba. Ennaku zino takyayagala bantu bamuwa situleesi anti asiiba awawula ddoboozi atuuke ku Lwokutaano nga temuli wadde akasaaniiko asobole okuwa abawagizi be essanyu.

Loodi ono twamuguddeko wiiki ewedde e Lugogo ku Cricket Oval nga waliwo ekyana ekimusazeeko. Kyokka Nince Henry obwedda alabika ng’atabiriiko anti nga bw’omutunuulira ali mu birowoozo ebitagambika.

Wano abavubuka abafuna essanyu nga balabye ku byana ebyamyuka entumbwe kwe kubuuza nti ono maneja we nga baabadde bakubamu obufaananyi engeri ekivvulu kye kinaabeeramu oba kivvulu kye kimuwuuba ne kituuka n’okumumalako ebigambo nga n’ekyana ng’ekyo tasobola kukitokota?

Nince Henry, ono maneja oba...?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...

Ssentebe wa LC II e Luwero ...

SSENTEBE wa LC II e Luweero yasoose kulaalika babbi ababbye pikipiki ye n'abawa ennaku 10 bagizze we baabadde bagiggye...