TOP

Ssebo Samona, ono muwala waffe oba...

Added 11th November 2013

OMUGAGGA Samona y’omu ku banyumirwa emiziki gya Eddie Kenzo. Era bwe yabadde n’ekivvulu kya Kamunguluze e Lugogo, teyalutumidde mwana na kulinda kumunyumiza.



OMUGAGGA Samona y’omu ku banyumirwa emiziki gya Eddie Kenzo. Era bwe yabadde n’ekivvulu kya Kamunguluze e Lugogo, teyalutumidde mwana na kulinda kumunyumiza.

Wabula ku luno yayise n’ekyana ekyalabise nga kito mu myaka era obwedda banyumirwa bonna endongo ng’eno bwe balya n’okunywa.

Wabula tetwategedde oba ekyana kino kiwala kya mugagga oba ‘kantu’ ke ng’enjogera y’ennaku zino bweri nga nnaalongo bw’aba taliwo ke kamubalira ebitabo. 

Ssebo Samona, ono muwala waffe oba...

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...