TOP

Maneja wa Liane amusizeemu ekyuma

Added 2nd December 2013

Omuyimbi Liane Nakaweesi olweza lwe baamunaaza lwanoga. Mu kaseera mpawe kaaga ke yaakamala ng’akwataganye ne BK amusizeemu ekyuma ky’ekika kya Ford Explorer.Omuyimbi Liane Nakaweesi olweza lwe baamunaaza lwanoga. Mu kaseera mpawe kaaga ke yaakamala ng’akwataganye ne BK amusizeemu ekyuma ky’ekika kya Ford Explorer.

Wano abantu we beebuulizza nti maneja BK ssente zino z’amusigamu zinaavaayo nga tebannaba kutegekayo kivvulu kyonna. Wabula owoolugambo waffe atugambye nti ebya maneja ayitawo nga kati Liane muninkini we era omukwano gubasaza mu kabu.

Loodi ono kigambibwa nti abadde yaakagulira Liane mmotoka y’ekika kya Benz ML 320 ate kati yamuwadde Ford. Liane yategeezezza nti bukyanga atandika kuyimba guno omwaka gwaggyemu ekiramu kubanga n’oluyimba lwe olwa ‘Nkubira ku ssimu’ lumukolera bulungi.

Baabadde ku Club Silk ku Lwokuna era banywanyi be baawuliddwa nga bagamba nti Liane yamalayo.

Maneja wa Liane amusizeemu ekyuma

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...