TOP

Maneja wa Bobi Wine akooye okuyita obw'omu

Added 13th December 2013

MANEJA wa Bobi Wine, Lawrence Labejja akooye okutambula obw'omu ekiro mu mpewo. Waliwo embooko y’omuwala gy’atambula nayo ennaku zino.MANEJA wa Bobi Wine, Lawrence Labejja akooye okutambula obw'omu ekiro mu mpewo. Waliwo embooko y’omuwala gy’atambula nayo ennaku zino.

Twabaguddeko ku bbaala ya Venom e Kabalagala nga banyumirwa obulamu nga beekutte eno bwe beekuba obwama ekiraga nti baabadde mu mbeera nnungi nga banyumirwa emiziki.

Omanyi Lawrence tatera kutambula na mukazi. Obwedda abamu ku bantu abamumanyi bamubuuza omuwala ono bw’amuyita kyokka ono ng’abaanukuza kamwenyumwenyu ku matama.

Maneja wa Bobi Wine akooye okuyita obw’omu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bamukutte mu bubbi ne yeeka...

"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba,...

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

Patrick Onyango omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano bwe yatuukiriddwa ku ssimu yakakasizza okukwatibwa...

Abaserikale nga bakutte Kirumira.  Mu katono ku kkono ye Namulindwa n'omwana we gw'agamba nti Kirumira yamukubisizza waya z'amasannyalaze.

Abatuuze gwe balumiriza oku...

Kirumira yategeezezza nti abantu abakubira nsonga ng'omwana yamukubidde kutwala firimu ey'obuseegu ewuwe n'ekigendererwa...

Omugagga Katumwa

Omugagga Katumwa ayimbuddwa...

OMUGAGGA David Katumwa ayimbuddwa n’ayogera b’agamba nti bebali emabega w’okumusibisa. Katumwa okuyimbulwa baamuggye...