TOP

'Ke nfunye ekyuma ebyange biwedde...'

Added 24th January 2014

KATI ntambulira mu bbanga, mmotoka entono Kinene yazingobyemu. Omuyimbi Doreen Mutiibwa bye bimu ku bigambo bakira by'ayogerera abamubuuza ebikwata ku kyuma kye yatuusizza anti kati avuga mmotoka nsajja ey'ekika kya Noah nnamba UAT 700H.KATI ntambulira mu bbanga, mmotoka entono Kinene yazingobyemu. Omuyimbi Doreen Mutiibwa bye bimu ku bigambo bakira by'ayogerera abamubuuza ebikwata ku kyuma kye yatuusizza anti kati avuga mmotoka nsajja ey'ekika kya Noah nnamba UAT 700H.

Yasangiddwa Gayaza ku kasiki ka Irene Namatovu, abantu naddala bayimbi banne bwe baamukung'aniddeeko okumuyozaayoza okutuusa ekyuma.

Omanyi omukyala ono abadde avuga mmotoka ya kika kya Windom Toyota nnamba UAL 667T. Agamba mbu eno empya bba ye yagimutonedde ng'amwebaza okumukuuma emyaka 11.

Bakira agera ekiseera n'agitunuulira eno nga bw'amwenya mbu ye kati mazzi mawanvu. Mukyala Kinene, kulika!

Emmotoka Mutiibwa gye baamutonedde.

''Ke nfunye ekyuma ebyange biwedde...''

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...

KCCA ewaddeyo ekitundu kya ...

EKITONGOLE kya KCCA kyaddaaki kiwaddeyo ekitundu ku kibangirizi kya Centenary Park eri ekitongole ekivunaanyizibwa...

Eyanzaalamu abalongo ansuddewo

NZE Sylvia Nayiga, mbeera mu zzooni I e Kawaala mu Kampala. Omusajja anneefuulidde oluvannyuma lw’okunzaalamu abalongo....

Pulaani y'okulonda mu 2021 ...

KU Lwokuna nga January 14, 2021 lwe lunaku lw’okulonderako ababaka ba Palamenti mu ggwanga lyonna. Omulamuzi Simon...