TOP

Bano bazze kumenyawo Goodlyfe

Added 2nd February 2014

ABAYIMBI abapya, Ferooz Kigozi eyeeyita Dr. Cool Man ne James Mpambala amanyiddwa nga Mr. Jay ab’e Kibuli nga bayimbira mu kibiina kya ‘D 13 Entertainment’ omwaka 2014 bagutandise na maanyi.



Bya MARTIN NDIJJO
ABAYIMBI abapya, Ferooz Kigozi eyeeyita Dr. Cool Man ne James Mpambala amanyiddwa
nga Mr. Jay ab’e Kibuli nga bayimbira mu kibiina kya ‘D 13 Entertainment’ omwaka 2014 bagutandise na maanyi.

Bano olufulumizza vidiyo y’oluyimba lwabwe olupya lwe batuumye ‘Another Tune’ ne bawera nti, “Kati twagala kumenyawo bavubuka ba Goodlyfe, Moze Radio ne Weasel.

Another tune kitegeeza ki?
Luyimba lwa mukwano. Omusajja yenna alina embooko y’omuwala (omulungi) era nga amusanyusa kyokka nga tolina bigambo bya kukozesa bimuwaana to tawaana. Teekamu kano oja kuba omumaze.

Mulimu obugambo obuwaana nga ‘Buli lwe nkulabako mpulira omukwano n’obwagazi era nkulowoozako emisana n’ekiro.

Mpambala ng’ali n’ebyaana.

Kusoomooza ki kwe musanze?

Tulina ebitone naye obuzibu bwa nsimbi kuba okusobola okutumbula ebitone byaffe kyetaagisa okuba ne ssente era kati tukola na maanyi okulaba nga twetunda mu bantu.

Bano bazze kumenyawo Goodlyfe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....