TOP

'Tetukuba mmwe tukuba muze gwa bwenzi'

Added 15th February 2014

KEREN Akwi ow’emyaka 55 awonye okugajambulwa abatuuze ku kyalo Starch Factory B e Lira bwe baamusanze ng’asinda omukwano n’omwana ew’emyaka 19.
KEREN Akwi ow’emyaka 55 awonye okugajambulwa abatuuze ku kyalo Starch Factory B e Lira bwe baamusanze ng’asinda omukwano n’omwana ew’emyaka 19.

Mutabani we ye yamusanze oluvannyuma lw’okudda awaka ku ssaawa :48 ez’akawungeezi n’awulira amaloboozi ag’enjawulo nga gava mu kisenge kya nnyina. Yakubye enduulu eyasombodde ab’ekyalo.

“Bannange leero mujje munnyambe mbakutte lubona. Bulijjo mmubuuza ng’agamba nti bamuwalana naye leero mbakutte,” Bino bye bimu ku bigambo bakira omutabani ono by’ayogera eno ng’amaziga bwe gamuyitamu.

Baabakubye era poliisi ye yabatasizza. Baatwaliddwa ku poliisi ne babakuba kibooko buli omu 13 oluvannyuma ne babagoba ne ku kyalo.

‘Tetukuba mmwe tukuba muze gwa bwenzi’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...