TOP

Hajji Kiyimba omulimu gw'obwakitunzi agusobola

Added 20th February 2014

HAJJI Abdu Kiyimba, Ssentebe w'eggombolola y'e Nsangi yalese Bannamasaka bamuggyiddeko enkoofiira olw'engeri gye yanyonyogeddemu abakungu n'abaggyamu ssente z'ettofaali ly'okuzzaawo amasiro g'e Kasubi.



HAJJI Abdu Kiyimba, Ssentebe w'eggombolola y'e Nsangi yalese Bannamasaka bamuggyiddeko enkoofiira olw'engeri gye yanyonyogeddemu abakungu n'abaggyamu ssente z'ettofaali ly'okuzzaawo amasiro g'e Kasubi.

Omanyi Hajji Kiyimba nzaalwa y'e Buddu e Kisekka mu Lwengo ng'alinayo n'amaka. Hajji Kiyimba olwawulidde nti Katikkiro agenze Buddu kutikkula abaayo ettofaali naye teyalutumiddwa mwana n'awaayo akakadde ka Ssente.

Bwe yalabye ng'abaabadde batunda ebintu ebikalu ebyaleeteddwa beekwatakwata, yasituse n'abaggyako akazindaalo n'abibatundira okutuusa lwe yabimazeewo.

Yalese Bannamasaka beewunya obukodyo bw'akozesa mu kukola obwakitunzi.
 

Hajji Kiyimba omulimu gw''obwakitunzi agusobola

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...