TOP

Afande ompulidde bwe nkaluba ng'omutayimbwa?

Added 6th March 2014

OMUKUBI w'ensambaggere Moses Golola (of Uganda) yeewaanidde ku Afande Sam Omala n'aleka abantu nga bamutenda okwogera ng'ekyalaani.



OMUKUBI w'ensambaggere Moses Golola (of Uganda) yeewaanidde ku Afande Sam Omala n'aleka abantu nga bamutenda okwogera ng'ekyalaani.

Omanyi ku bantu abaabadde e Kawempe ku mukolo gw'okusonda ettoffali ne Gololo yabaddeyo era eno gye baasisinkanye ne Afande Omala.

Yagenze Afande we yabadde n'amukwata mu ngalo n'amaanyi era buli omu n'alaga ky'alinawo.

Wano Golola we yamubuulizza oba amuwulidde bw'akaluba omukono ng'omutayimba oguzimba kalina? Anti olwo n'afa enseko.

Yamusabye abeewo ng'omujulizi ng'akuba Mugula eng'uumi musosolandaggu n'ensambaggere 'vva omwange'. Mbu abadde mu kutendekebwa ng'akajjuza misana na kiro mu guyanja kirimulaala. Katumusabire.

Afande ompulidde bwe nkaluba ng''omutayimbwa?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...