TOP

Toba munnange nnyo.. gano obadde ogalaba?

Added 17th April 2014

Ono nnamukadde omumma ekirala n'omuwa embuutu. Ate bwe gutuuka ku mbuutu ya Kabaka gujabagira.



Ono nnamukadde omumma ekirala n'omuwa embuutu. Ate bwe gutuuka ku mbuutu ya Kabaka gujabagira.

Nnakyala ono yalaze ky'alinawo bwe yabadde ku mazaalibwa ga Kabaka e Ggombe. Embuutu olwatandise okusindogoma, n'ava gye yabadde atudde nadda mu ddiiro n'atandika okubiibya.

Yabadde aneekanekanye mu kkanzu enjeru kwe yabadde asibye akagoye ng'ayambadde ne sitokisi enjeru. Bakira azina abantu bwe bamubuuza oba musajja ate abalala nga bagamba nti mukazi era yagenze okuvaayo nga buli omu amutenda mukwano gwa Kabaka.

Yabadde amaliriza okuzina kwe kutegeeza abantu nti ye mukazi lwakuba ayagala nnyo okusanyusa abantu kye yavudde ayambala ekkanzu.

Toba munnange nnyo.. gano obadde ogalaba?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wakiso Giants esudde 2

WAKISO GIANTS FC mu liigi ya babinywera esazizzaamu endagaano z’abasambi babiri ezibadde zibuzaako emyaka ebiri...

Janet Museveni asimbudde tt...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asibiridde entanda ttiimu y’eggwanga ey’abaddusi bw'abade agisimbula...

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...