TOP

Kayima ekitiibwa kye yakitimba ku mmotoka

Added 1st May 2014

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Mawokota David Ssekyeru taggwaayo! Akoze sitiika eziranga ekitiibwa kye nga Kayima ow'e Mawokota n'azitimba ku mmotoka ye nga kati buli w'ayita aba yeekubira obulango.



Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Mawokota David Ssekyeru taggwaayo! Akoze sitiika eziranga ekitiibwa kye nga Kayima ow'e Mawokota n'azitimba ku mmotoka ye nga kati buli w'ayita aba yeekubira obulango.

Ssekyeru yagambye nti nga Kayima omuggya abantu balina okumumanya nga bw'ataakole kino abatono abamuli ku lusegere bokka be bajja okumumanya olwo n'enkola y'emirimu gye emikaluubirire.

Kayima yagambye nti Olw'okuba akyali mupya ku bukulu buno, ayagala buli lw'atuuka mu kifo ng'abantu bamanyirawo nti Omwami w'e Mawokota wuuyo atuuse okusinga okwebuuza ani azze.

Yasangiddwa Mmengo ku Bulange.

Kayima ekitiibwa kye yakitimba ku mmotoka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...