TOP

'Abasamba ogw'ensimbi' bakoze katemba ku poliisi

Added 9th June 2014

POLIISI y’e Kammengo mu Mpigi ekoze ekikwekweto mw’eyooledde ‘Abasamba ogw’ensimbi bayite bamalaaya ne bakola effujjo.



POLIISI y’e Kammengo mu Mpigi ekoze ekikwekweto mw’eyooledde ‘Abasamba ogw’ensimbi bayite bamalaaya ne bakola effujjo.

Beeyambulidde abaserikale nga baagala babate wabula ne bongera kubanyweza. Kino kiddiridde poliisi okukizuula nti bakireereese basusse mu kitundu ekivuddeko obumenyi bw’amateeka okweyongera.

Mu kikwekweto baakutte bamalaaya babiri okuli Irene Nanyanzi 28 ne Justine Zawedde 22 ow’e Masaka be baggye ku bbaala emanyiddwa nga Nice Motel nga bafuuwa emmindi ne walagi.

Wabula bwe baatuuse ku poliisi ne bataama nga bagamba nti okwetunda tebalina gwe babbye kyokka nga tebalina kiboogerako era ne babasalira okulima okwetoloola poliisi. Oluvannyuma baabatadde.

‘Abasamba ogw’ensimbi‘ bakoze katemba ku poliisi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...