TOP

Aba boda bakubye owa sepensulo n'alaajana

Added 18th July 2014

OWA sipesolo awonye okugajambulwa aba bodaboda bw’atomedde munnaabwe.



OWA sipensulo awonye okugajambulwa aba bodaboda bw’atomedde munnaabwe.

Bino byabadde Kyaliwajjala ku luguudo oludda e Kira ku makya ga Mmande, omusajja eyategeerekeseeko erya Paul bwe yatomedde omuvuzi wa bodaboda bwe yabadde agezaako okuyisinng’anya ne takisi.

Ekyasinze okuggya aba bodaboda mu mbeera, ye muvuzi wa sipensulo ono okutomera munnaabwe ate n’agezaako okudduka ng’amulese alaajana, era wano nabo we baakoleerezza ebyuma ne bamusimbako okukkakkana nga bamukutte ne bamuyisaamu empi n'ensabaggere.

Yeegayiridde bamusonyiwe nga bw’akaaba ng’abasaba waakiri amutwale mu ddwaaliro amujjanjabe kuba naye yabadde takigenderedde kudukka.

Oluvannyuma baamusonyiye naye nga empi n’ensabaggere bimaze okumuyitamu.

Aba boda bakubye owa sepensulo n’alaajana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...