TOP

Walukagga atongoza leero

Added 1st August 2014

MATHIAS Walukagga olwaleero (Lwakutaano) lw’atongoza ennyimba ze ebbiri ezikutte akati ennaku zino okuli ‘Amannya ga Kabaka ne ‘Kiwuggulu’.



Bya EDWARD KALUMBA

MATHIAS Walukagga olwaleero (Lwakutaano) lw’atongoza ennyimba ze ebbiri ezikutte akati ennaku zino okuli ‘Amannya ga Kabaka ne ‘Kiwuggulu’.

Mu kivvulu kye kimu mw’agenda n’okusoosootolera oluyimba lwe olupya lwe yatuumye ‘Embaga ya Kiwuggulu’.
Wakiwuggulu lugenda bwe luti;

Muyige okwanjulwa okwewala ebifaanana nga bino, n’empasa y’edda njagala eddewo, ng’okola obufumbo musooka kukyala. Ensobi y’ono Kiwuggulu ye yamukwasa ku kaleega ka maama n’ebirala… ‘

Atandikidde mu Calendar Rest House e Makindye, ku Lwomukaaga ali mu Big Zone e Nansana ate ku Ssande mu Jazz Bridge Beach e Ntebe.

Awerekeddwaako abayimbi ba kadongokamu ssaako abayimbi ab’amannya okuli; Jose Chameleone, Eddie Kenzo, Rema Namakula, Mesach Ssemakula n’abalala.

 

Walukagga atongoza leero

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...