TOP

Ono Lutaaya amwagaza kajanja...!

Added 19th August 2014

ONO omukazi yatamiira omuyimbi Geoffrey Lutaaya. Lutaaya bwe yabadde mu kivvuluekyategekeddwa ku Los Angels e Kawempe, yayimbye ennyimba eziwerako wabula bwe yatuuse ku luyimba lwa ‘Sandra’ mwana muwala ono n’acamuka n’agenda ku siteegi n’atandika okusiimuula engatto ze nga yeeyambisa akatambaala k

ONO omukazi yatamiira omuyimbi Geoffrey Lutaaya. Lutaaya bwe yabadde mu kivvuluekyategekeddwa ku Los Angels e Kawempe, yayimbye ennyimba eziwerako wabula bwe yatuuse ku luyimba lwa ‘Sandra’ mwana muwala ono n’acamuka n’agenda ku siteegi n’atandika okusiimuula engatto ze nga yeeyambisa akatambaala ke ak’omu ngalo.

Bino byonna yabadde abikola ng’abalabi bwe bakuba enduulu. Waliwo abaategeezezza nti omuwala ono yabadde ataddemu ku kabbiya.

Ono Lutaaya amwagaza kajanja...!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Muwonge (ku ddyo nga bw'afaanana) ng'abuusizza ddigi.

Mutabani wa Super Lady alaz...

FILBERT Muwonge, ng'ono mutabani wa kyampiyoni w'emmotoka z'empaka owa 2011 ne 2018, afuludde banne mu ddigi z'empaka....

Ebyana nga binyumirwa obulamu e Kamwokya.

Ebbaala zigyemye ne ziggula...

EBBAALA zeewaggudde ku mateeka agaayisibwa poliisi ku kutegeka ebivvulu ku lunaku lw'Amazuukira. Ekivvulu ekyamaanyi,...

Katikkiro Mayiga (mu kkooti) ng'abuuza ku Ssaabasumba Kizito Lwanga, minisita Muyingo. asembye ku ddyo ye Bp. Ssemwogerere.

'Ssaabasumba abadde assa ek...

Buganda ebadde esula Ssaabasumba Lwanga ku mutima era abadde omutumbuzi w'ennono n'obuwangwa. Mu kufa kwa Dr.Lwanga,...

Okidi ng'alya obulamu ne Nnaalongo we e Kalangala.

Bawangudde okulambula mu bi...

Oluvannyuma  lw'akazannyo akaategekebwa ekitongole ky'ebyobulambuzi mu ggwanga ekya Uganda Tourism Board akamanyiddwa...

Kibowa (mu kiteeteeyi ekya kyenvu) n'abakyala be yabadde asisinkanye.

Abakyala basabye Museveni a...

SSENTEBE w'obukiiko bw'abakyala mu ggwanga, Faridah Kibowa asabye gavumenti okubongera ssente kibayambe okwongera...