TOP

Lwa kuba mukazi naye ndi ofi isa...

Added 25th August 2014

OMUSERIKALE wa poliisi omukazi yeezoobye n’omusajja ku mukolo gw’okugaba obutimba bw’ensiri mu zooni ya Lubya L.C1 ku Njovu House.

OMUSERIKALE wa poliisi omukazi yeezoobye n’omusajja ku mukolo gw’okugaba obutimba bw’ensiri mu zooni ya Lubya L.C1 ku Njovu House.

Omwami ono yabadde agezaako kuwagaanya asobole okufuna obutimba kyokka ng’omuserikale amulemesa nti basooke kusoma linnya lye.

Yamutunuuliddemu ngeri ennyooma  kyokka n’omuserikale n’amulaga nti wadde mukazi naye afande era amwesobolera.

Omusajja yalabye omuserikale amulemeddeko ne yeemulula mpola n’avaawo si kulwa ng’akomekkerereza mabega wa mitayimbwa.

Omanyi abamu baagaana okwewandiisa naye obutimba bwe baabuleese ate bangi babwagala. Kale no’ono yandiba omu ku bbo.

Lwa kuba mukazi naye ndi ofi isa...

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

DERRICK ORONE naye alaze by...

Yawangudde eky'omubaka wa Gogonyo mu disitulikiti y'e Pallisa. Aludde mu nsiike y'okuyimba era abaddeko maneja...

GEOFFREY LUTAAYA alaze byat...

GEOFFREY LUTAAYA Sisobola kuva mu kuyimba kuba kwe kunfudde Lutaaya ensi gw'emanyi naye olw'obuvunaanyizibwa kati...

Ebyakwasizza Dr Lulume mu k...

OMUBAKA wa Buikwe South eyaakalondebwa Dr. Lulume Bayiga n'abantu abalala mwenda baakwatiddwa poliisi y'e Nyenga...

'Siri mwangu buli ankubyeek...

EYAGAANYE okusasula ssente z'entambula bamutabukidde ne bamwambula ne bamutwala ku poliisi gye yeekoledde obusolo...

Ssaabasumba asabye Gavument...

SAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala Dr.Cyprian Kizito Lwanga awadde Pulezidenti Museveni amagezi okusoosowaza...