TOP

Kano 'kappica' nkatwala waka

Added 18th November 2014

AFANDE Kirumira eyakazibwako erya “Mwoyo gwa ggwanga” taggwaako bukolomooni.

AFANDE Kirumira eyakazibwako erya “Mwoyo gwa ggwanga” taggwaako bukolomooni.

Omukulu ono bwe yabadde ku La Bonita ku Lwokubiri mu kivvulu kya Katongole, yagenze ku siteegi n’atandika okwekubya ebifaananyi n’essimu ye.

Bwe yavudde ku kwekuba ye kennyini, kwe kutegeeza Katongole ne kitaawe abaabadde bamwegese amaaso nabo batunule bulungi mu kkamera abakube ebifaananyi.

Kirumira yeewaanye ng’essimu ye bw’eri ey’ebbeeyi gy’asobola okukozesa buli kimu ky’aba ayagadde 

Kano ‘kappica’ nkatwala waka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasiraamu nga banyumyamu.

Bayimamu twemweyingiza mu b...

DISITULIKITI Khadi w’e Lwengo, Sheikh Ismail Ibrahim Kibuule asisinkanye Abasiraamu okuva mu mizigiti egy’enjawulo...

Pasita Caleb Tukaikiriza ng'ayogera mu lukiiko. Ku ddyo ye Bbaale.

Abawala 300 mu Kalungu bazz...

OMUBAKA wa Gavumenti, Pastor Caleb Tukaikiriza agugumbudde abazadde abatatuukirizza buvunaanyizibwa bw’okukuuma...

Abazannya ‘Bizzonto’ nga beegezaamu.

Abazannya komedi wa 'Bizzon...

POLIISI ezzeemu okukwata abasajja abazannya komedi wa ‘Bizzonto’ ne basimbibwa mu kkooti ya Buganda Road gye babasomedde...

Kluthum

Kluthum ayogedde ku katambi...

MUKYALA wa Sheikh Muzaata Batte, Kluthum Nabunnya ayogedde ku katambi akaamutabula ne bba bwe yali ayogera ne ‘hawusibooyi.’...

Bannamateeka ba Kyagulanyi okuli Medard Lubega Sseggona ( ku kkono), Muwanda Nkunnyingi ne Sam Muyizzi.

Kkooti esazeewo ku gwa Kyag...

KKOOTI ekkirizza Kyagulanyi okuggyayo omusango gw’obululu gwe yawaaba wabula abalamuzi baakuwa ensala yaabwe ku...