TOP

Wamma maama, guno gwonna gugwo

Added 3rd January 2015

MAAMA w’abaana omwaka agutandise bulungi. Anti yaguyingidde akwataganye.

MAAMA w’abaana omwaka agutandise bulungi. Anti yaguyingidde akwataganye

Twamusanze mu kivvulu ekiyingira omwaka 2015 ekyategekeddwa aba Golden Production e Mukono ng’akutte eccupa za bbiya nnya n’eya sooda ekyaleetedde abaamulabye okwebuuza oba gwonna gwabadde gugwe.

Ate abalala nti omwaka agutandise na mutima. Wamma maama guno gwonna gwabadde gugwo oba wabadde olina b’otwalira? Naye bambi wabigiitanye bulala!

 

Wamma maama, guno gwonna gugwo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...