TOP

Kiki ekitabudde Emma Carlos ne Spice Diana?

Added 23rd January 2015

OBA kiki ekitabudde Emma Carlos n’omuyimbi Spice Diana?

OBA kiki ekitabudde Emma Carlos n’omuyimbi Spice Diana?

Okumala ebbanga Emma Carlos Mulondo maneja wa Kalifah Aganaga y’abadde akwasaganya emirimu gy’omuyimbi Diana Namukwaya amannyiddwa
nga Spice Diana nga maneja kyokka agaava ewa Bakuli (awali ofiisi z’ekibiina kya ‘twinkle star’) 

Namukwaya y’omu ku bayimbi abato eyayimba ‘Onsaanuula’. Wadde Mulondo yakkirizza nti takyali maneja wa Namukwaya era yamutadde, tayogera nsonga yabaawuukanyizza.

Namukwaya yeegasse ku bayimbi okuli Coco Finger, Fiina Mugerwa Masannyalaze, abawala ba Wafagio n’abalala
abazze bava ku Mulondo

 

Kiki ekitabudde Emma Carlos ne Spice Diana?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyeefudde agula essimu n'ag...

Bya Rosemary Nakaliri  Abasuubuzi b'oku Kaleerwe baazingizza ababbi abeefudde bakasitoma abazze okugula essimu...

Kayemba n'ensawo ye emweyagaza.

Kyama ki ekiri mu bbulifukk...

Geoffrey Kayemba Ssolo avuganya ku kifo ky’omubaka wa Bukomansimbi South ensawo ya Jjajja we emweyagaza.

Minisita Kibuule mu ssuuti ng'atongoza okusimba emiti gy'amasannyalaze.

Ab'e Nama bawonye okusula m...

Abatuuze mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono bafunye akaseko ku matama bwe babawadde amasannyalaze...

Kasingye ng'akwasa Omusumba Jjumba masiki.

Poliisi n'amagye byetondedd...

POLIISI n'amagye byetondedde Omusumba w'e Masaka eyawummula John Baptist Kaggwa (mu kifaananyi ku ddyo) olw'okukuba...

Buchaman ne mukyala we nga bakwasa abaserikale ebyambalo by'amagye.

Buchaman awaddeyo ebyambalo...

OMUWABUUZI wa Pulezidenti ku nsonga za Ghetto, Mark Bugembe amanyiddwa nga Buchaman akwasizza ab’ebyokwerinda ebyambalo...