TOP

Kalanguka ne Maro battikiddwa ne bacacanca

Added 23rd January 2015

Leah Kalanguka eyaakawangula obwa Miss Uganda 2014-15 n’omuyimbi Maro (Ronald Magada) eyayimba Mubbi bubbi be bamu ku bayizi abaatikkiddwa diguli ku matikkira ga Yunivasite y’e Makerere ag’omulundi 65

Leah Kalanguka eyaakawangula obwa Miss Uganda 2014-15 n’omuyimbi Maro (Ronald Magada) eyayimba Mubbi bubbi be bamu ku bayizi abaatikkiddwa diguli ku matikkira ga Yunivasite y’e Makerere ag’omulundi 65.

Kalanguka yafunye diguli mu bya kompyuta (Bachelor’s Degree in Computer Engineering) ate Maro kati atambula avimba (ng’enjogera y’ennaku zino) anti yafunye ddiguli mu by’enkulaakulaana (Bachelor of Development Studies).

 

Kalanguka ne Maro battikiddwa ne bacacanca

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...