TOP

Oba bakasitoma bajeemye katukubewo 'siriipu'

Added 16th March 2015

Owa bodaboda ono bwe yalabye ng’abasaabaze bamubuze kwe kusalawo okukubawo ‘wusingiizi’ manya otulo. Ndowooza obwedda buli ayagala okumutwalako aba alina kusooka kumuzuukusa.

Owa bodaboda ono bwe yalabye ng’abasaabaze bamubuze kwe kusalawo okukubawo ‘wusingiizi’ manya otulo.
Ndowooza obwedda buli ayagala okumutwalako aba alina kusooka kumuzuukusa.

Waliwo eyazze ng’ayagala y’aba amutwala kyokka banne ne bagaana nga bagamba nti yagaana okumuzuukusa nga yeebase nti bayinza okusazaamu ebirooto bye. Yasangiddwa ku Kaleerwe.

 Ow’eggaali otulo bwe twamukutte ate nga ne bakasitoma tabalaba kwe kudda ku ggaali ye ne yeebaka nga yeekoze

ng’akatto. Kirabika yabadde atya kugimutwalako nga yeebase kwe kusalawo okugyezizika. Yasangiddwa ku luguudo lwa Northern by pass

Ono omukulu yasangiddwa okumpi n’ettaawo ly’e Kyebando nga yeebase ku kiyinja ate ng’ali mu musana. Obwedda

abamulaba beebuuza kye yabaddeko olwo abalala ne batandika okubitema nti ‘hangova’ ye yabadde emutawaanya. Oba baategedde batya? Nze naawe

Oba bakasitoma bajeemye katukubewo ‘siriipu’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...