TOP

Naffe abali ku nnyanja empuuta etuleme okulya!

Added 29th April 2015

ENJOGERA ‘okuliraana ennyanja si kuliira’ bano bagiggyeewo. Kirabika baakoowa okulya ebijanjaalo awaka ng’ate we bakolera basiiba bavuba n’okusiika empuuta.

ENJOGERA ‘okuliraana ennyanja si kuliira’ bano bagiggyeewo. Kirabika baakoowa okulya ebijanjaalo awaka ng’ate we bakolera basiiba bavuba n’okusiika empuuta.

Bafunayo olunaku mu wiiki ne bakung’aana okwewaamu. Ku Ssande twabaguddeko nga bali ku mwalo e Luzira batudde ku nsaniya z’empuuta bakoona!

Baaleese bbiri nga ziriko ebifi ebiwerera ddala kyokka mu ddakiika nga kkumi baabadde bazizinzeeko nga bawoza nti tebalina budde.

Kwabaddeko n’abakyala abaalaze abasajja nti nabo tebanyigirwa mu nnoga.

Naffe abali ku nnyanja empuuta etuleme okulya!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga awabudde A...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...