TOP

Nnannyini kabina Catherine Kusasira lonki emuwuuba

Added 3rd June 2015

OMUYIMBI Catherine Kusasira owa Golden Band atuula bufoofofo oluvannyuma lw’ennaku z’ekivvulu kye ekya ‘Sonyiwa banno ddadi’ okuggwaayo.

 OMUYIMBI Catherine Kusasira owa Golden Band atuula bufoofofo oluvannyuma lw’ennaku z’ekivvulu kye ekya ‘Sonyiwa banno ddadi’ okuggwaayo.

Kusasira ne taata w’abaana be Fred Sserugga ku Lwokutano luno (June 5) lwe batongoza oluyimba lwabwe olwo wabula nnannyini bbina ono linaatera kumuggwaako.

Anti takyava mu ofiisi ez’enjawulo ng’anoonya bwe bamuwagira, ekivvulu kye kikwateyo.

Ekivvulu kino eky’okubeera ku Hotel Africana, kiwagiddwa Bukedde Fa Ma 100.5 ne 106.8 Embuutikizi.

Nnannyini kabina Catherine Kusasira lonki emuwuuba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....