TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Ekyana kiraze mutabani wa Mathew Bukenya amapenzi n'atya

Ekyana kiraze mutabani wa Mathew Bukenya amapenzi n'atya

Added 6th July 2015

Collins Bukenya mutabani wa Mathew Bukenya omuwandiisi wa UNEB alina ekyana ekimusuza akukunadde. Kiyitibwa Mercy Akirite Laibuni.

Collins Bukenya mutabani wa Mathew Bukenya omuwandiisi wa UNEB alina ekyana ekimusuza akukunadde. Kiyitibwa Mercy Akirite Laibuni (ku ddyo).

Gye buvuddeko yakikoledde akabaga k’amazaalibwa ku Silver Spring Hotel e Bugoloobi okukiraga nti afaayo.

Wabula ekyasinze okucamula abagenyi baabwe y’engeri abaagalana bano gye beerazeemu amapenzi era katono laavu bagibakube mu maaso. Bukenya (ku kkono) abeera mu Amerika.

Ekyana kiraze mutabani wa Mathew Bukenya amapenzi n’atya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...