TOP

Ssaabalwanyi Museveni anyiyizza Golola emigere

Added 1st September 2015

MOSES Golola taggwaayo. Obubadi bwe bumutuusizza okulya n’abalangira. Ku mukolo Rosemary Namayanja Nsereko gwe yategese ku kisaawe ky’ekkanisa y’e y’e Nakaseke okwebaza Katonda olw’okutuuka ku bukulu obwo ku Ssande, Golola yalese abantu abazze ku mukolo nga bafa enseko.

MOSES Golola taggwaayo. Obubadi bwe bumutuusizza okulya n’abalangira. Ku mukolo Rosemary Namayanja Nsereko gwe yategese ku kisaawe ky’ekkanisa y’e y’e Nakaseke okwebaza Katonda olw’okutuuka ku bukulu obwo ku Ssande, Golola yalese abantu abazze ku mukolo nga bafa enseko.

Yakoze obubadi n’asoomooza Pulezidenti Museveni okuva mu kidaala. Nga Ssaabalwanyi, okusoomooza kuno yabadde tasobola kukugumiikiriza mu lujjudde lw’abantu!

Wakati mu nseko ezaabadde zitta abantu, Pulezidenti yazze mu kisaawe wakati ne batandika okwecanga ne Golola ng’eno abantu bwe bawaga. Ssaabalwanyi yalabise ng’olukontana aluwangudde era olwazze n’amwambaza omusimpi n’agenda mu maaso n’okumuwanisa emikono mu kikolwa ekiraga nti yabadde akkirizza nti Ssaabalwanyi mmekete.

 

Ssaabalwanyi Museveni anyiyizza Golola emigere

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...

Minisita Kiyimba, Noah Kiyimba ng’akwasa omuyizi Andrew Maseruka eyasinze banne ku ttendekero lya Universal Institute Of Graphics & Technology Ku Sharing Hall e Nsambya.

Minisita Kiyimba akubirizza...

ABAYIZI 110 batikkiddwa mu masomo ga Dipuloma ne satifikeeti mu ttendekero lya Universal Institute of Graphics...