TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Vj Junior ne Jjingo bafaafaagana leero mu lutalo lw'ebigambo

Vj Junior ne Jjingo bafaafaagana leero mu lutalo lw'ebigambo

Added 2nd October 2015

LEERO abanyumirwa fi rimu ezivvuunuddwa okuva mu Lungereza okudda mu Luganda lwe bagenda okusalawo ani ku VJ Junior ne VJ Jjingo akira munne.

LEERO abanyumirwa fi rimu ezivvuunuddwa okuva mu Lungereza okudda mu Luganda lwe bagenda okusalawo ani ku VJ Junior ne VJ Jjingo akira munne.

Bombi bafunye ettuttumu nga mu kibuga wonna fi rimu ezisinga kati okutundibwa omu ku bbo y’aba agikozeeko. Bonna bawezezza emyaka mu kintu kino kyokka nga ye Jjingo akutte mu 15 n’omusobyo.

Buli omu alina sitayiro gye yettanira. Jjingo olw’engeri gy’asabuliza ng’ayogerera fi rimu, bangi bamumanyidde ku bigambo by’atandisa ‘ Keeko keeko katandika butandisi tosubwa...’

Olw’enjogera eno anyumisiza nnyo abaagala fi rimu omuba okulwanagana kw’ensambaggere, ebikonde n’oluusi amasasi.

Ye Junior amanyiddwa nnyo ku ludda lwa fi rimu z’ebyafaayo, omukwano ne ssaayaansi. Olw’obuganzi bwe bafunye, abawagizi ba buli omu bagamba nti omuntu waabwe y’akira.

Mu mbeera eno, bagenda kussibwako fi rimu ez’enjawulo buli omu avvunule ng’alaga obukugu n’okunyumisa abalabi bawe obubonero.

Emiryango giggulwawo essaawa 12 ez’akawungeezi.

Vj Junior ne Jjingo bafaafaagana leero mu lutalo lw’ebigambo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssekabembe ng’alaga ezimu ku keeki eziwedde okuyooyootebwa.

Ssekabembe eyatandika ne 25...

SINKANA Brenda Sekabembe alina emyaka 42 nga ye mutandisi wa kkampuni ekola keeki eya Bake for Me esangibwa mu...

Poliisi ng’ewalabanya omu ku baaziikudde omulambo gwa Ssali.

▶️ Poliisi egugumbudde abaa...

AMASASI ganyoose mu kuziika nga poliisi egumbulula ebbiina ly'abavubuka abeeridde omuguju ne baziikula omulambo...

Abamu ku basuubuzi abaalumbye ofi isi ya Kushaba.

▶️ Omukazi eyawambye akatal...

MINISITA wa Kampala alagidde omukyala Suzan Kushaba okwamuka mu bwangu ofi isi za KCCA ze yawambye ne yeerangirira...

Abakungu okuva mu kitongole ky’ebyobulamu oluvannyuma lw’eddagala erigema COVID 19 okutuuka mu ggwanga. Baabadde ku kisaawe e Ntebe.

▶️ Okugema Corona kutandika...

BANNAYUGANDA babagumizza ku ddagala erigema corona eryatuuse mu ggwanga nga bwe litalina buzibu eri obulamu bw'abantu....

Omugenzi Kalulu n’omu ku bakazi be.

Owa capati asse gw'asanze a...

OMUSAJJA ow'abakazi ababiri bamufumise ekiso n'afa oluvannyuma lw'okukwatibwa lubona ne muk'omusajja gw'agambibwa...