TOP

Ssentebe Kagolo aloose, 'singa nali Pulezidenti...'

Added 4th October 2015

SSENTEBE wa NRM mu Mpigi Town Council olwatuuse mu lukiiko lwa kanso, n’atandika okusoma akatabo ka Bukedde. Yabadde atudde agalaamirizza ng’ali awaka nga kirabika tayagala banne balabe by’asoma.

SSENTEBE wa NRM mu Mpigi Town Council olwatuuse mu lukiiko lwa kanso, n’atandika okusoma akatabo ka Bukedde. Yabadde atudde agalaamirizza ng’ali awaka nga kirabika tayagala banne balabe by’asoma.

Eno otulo gye twamubbidde ne yeebaka n’atandika n’okwebaza eyazimba hhamba okufuluuta.
Omukulu ono naye yabadde alina okwogerera mu kanso era Sipiika bwe yamuyise nga tanyega kwe kusaba olukiiko
bamubuuke amalirize ebirooto bye bagenda ku birala. Kyokka waliwo eyamukoonyeko n’azuukuka n’adduka n’agenda mu
maaso n’abawa obubaka bwe.

Wano abamu ku bavubuka abaabadde mu kanso kwe kutandika okumukuba olwali nga bagamba nti kirabika Ssentebe Jamil Kagolo Mulondo obwedda aloota nti, ‘Singa nnali Pulezidenti ....... oba yandikoze ki’’.
Abalala baawuliddwa nga bagamba nti kirabika omukulu tawummula bulungi ng’ayiiya ebya kalulu

 

Ssentebe Kagolo aloose, ‘singa nali Pulezidenti...’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....