TOP

Sifumbirwa musajja ataasoma - Fabiola

Added 12th October 2015

MWANAMUWALA Anita Kyarimpa Fabiola atabuse ne muninkini we Meddie Ssentongo. Ssentongo we yakwanira Fabiola ng’ali mu bizibu oluvannyuma lw’akatambi ke okusaasaana ng’ali bukunya ne bamugoba ne ku NTV gye yali akola.

MWANAMUWALA Anita Kyarimpa Fabiola atabuse ne muninkini we Meddie Ssentongo. Ssentongo we yakwanira Fabiola ng’ali mu bizibu oluvannyuma lw’akatambi ke okusaasaana ng’ali bukunya ne bamugoba ne ku NTV gye yali akola.

Owoolugambo waffe yatugambye nti Fabiola ne Meddie babadde mu mukwano ogutagambika ng’era bali kabaani ku ndongo. Kyokka kati Fabiola awoza nti Meddie amuswaza kubanga teyasoma ate mwenzi nnyo.

Wabula ne Meddie agamba nti tasobola kugumiikiriza muwala atalina mpisa. Fabiola yeewuunyisizza abantu bwe yagambye nti newankubadde baayawukanye mu by’omukwano, bakyakwatagana mu by’emirimu ne bizinensi.

Yeewaanye nga bw’akyali omwana omuto alina emikisa gy’okufuna omusajja omulala amugyamu. W’osomera bino nga Fabiola yasenguse n’ewa Meddie e Lubowa gye babadde basula. (Mu kifaananyi nga bakyali bonna).

 

Sifumbirwa musajja ataasoma - Fabiola

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutaka Walusimbi alagidde ...

OMUKULU w'ekika ky'effumbe Omutaka Yusuf Mbirozankya Kigumba Walusimbi alagidde olukiiko olufuzi olw'ekika kino...

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...