TOP

Ekikooyi tekisobola kunnemesa misinde

Added 26th January 2016

Ekikooyi tekisobola kunnemesa misinde

 Omukazi ng’awenyuka ekikumi.

Omukazi ng’awenyuka ekikumi.

MC bwe yalangiridde nti twagala abakyala abaddusi tubagezese, omukyala ono n’avaayo. Abantu baasoose ne bamusekerera kyokka baagenze okulaba ng’asimbye ky layini yeecanga n’okuwera nga bw’alina okubawangula.

Yasise ggomesi n’eyambuka n’akwata ekikooyi n’akitambaala n’abinyweza n’amasuka. Yagenze okutunula emabega nga badduka nabo abalese mayiro nnamba.

Omukyala ono y’omu ku beetabye mu misinde poliisi gye yategese ng’enoonya abaddusi egyabadde e Kapchorwa wiiki ewedde. Yazze yeesabise nga munda ateereddemu ekipale nga ne bw’aggwa ekigwo takunama.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyeefudde agula essimu n'ag...

Bya Rosemary Nakaliri  Abasuubuzi b'oku Kaleerwe baazingizza ababbi abeefudde bakasitoma abazze okugula essimu...

Kayemba n'ensawo ye emweyagaza.

Kyama ki ekiri mu bbulifukk...

Geoffrey Kayemba Ssolo avuganya ku kifo ky’omubaka wa Bukomansimbi South ensawo ya Jjajja we emweyagaza.

Minisita Kibuule mu ssuuti ng'atongoza okusimba emiti gy'amasannyalaze.

Ab'e Nama bawonye okusula m...

Abatuuze mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono bafunye akaseko ku matama bwe babawadde amasannyalaze...

Kasingye ng'akwasa Omusumba Jjumba masiki.

Poliisi n'amagye byetondedd...

POLIISI n'amagye byetondedde Omusumba w'e Masaka eyawummula John Baptist Kaggwa (mu kifaananyi ku ddyo) olw'okukuba...

Buchaman ne mukyala we nga bakwasa abaserikale ebyambalo by'amagye.

Buchaman awaddeyo ebyambalo...

OMUWABUUZI wa Pulezidenti ku nsonga za Ghetto, Mark Bugembe amanyiddwa nga Buchaman akwasizza ab’ebyokwerinda ebyambalo...