TOP

Ofiisi y'ebyokwerinda efuuse kyakwerinda e Mbuya!

Added 30th January 2016

ENSONGA efuula ekitundu ky’e Mbuya ekimu ku bisingamu obumenyi bw’amateeka kati etegeerekese.

ENSONGA efuula ekitundu ky’e Mbuya ekimu ku bisingamu obumenyi bw’amateeka kati etegeerekese.

Nga wafunye ekizibu ekikwetaagisa okutuukirira abeebyokwerinda, osobola okufuna obuzibu. Ofi isi eyandibadde ekwataganyizibwamu ebyokwerinda by’ekitundu kati ate y’efuuse empuku y’ababbi.

Ekisooka, guba mukisa okumanya w’eri ate okugituukamu ddala, olina okwongera okusaba Katonda akubeere oleme kubojjebwa misota oba okulumwa ebiwuka.

Omanyi ofi isi yonna yeebunguluddwa nsiko eyabunduka. Okutuukayo ndowooza olina kuba na ngatto zibikka oba gaamubuutusi.

Kya nnaku, ofi isi eyandikoze ku byokwerinda kati y’efuuse ekyokwerindibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...