TOP

Jjajja naawe kirabika baakuzaala mu bbaala

Added 9th February 2016

Jjajja naawe kirabika baakuzaala mu bbaala

 Omukadde ng’azina ne Daxx Kartel.

Omukadde ng’azina ne Daxx Kartel.

DAXX Kartel olwasuddemu oluyimba lwa ‘Baakuzaala mu bbaala’ abantu omwabadde n’abakadde nga n’abamu batambulira ku miggo ne basituka mu butebe ne bamulumba okunyeenya ku galiba enjole.

Waliwo omu ku bakadde atanywa guteeka eyacamuse n’ateeka omuggo wansi n’atandika okubinuka ne Kartel ng’alinga agamba nti naye baamuzaala mu bbaala era katono amazina gamukutule enkizi.

Yakutte Kartel mu bulago n’atandika okunyeenya omugongo ng’alinga agamba abantu nti lwa bukadde naye nange naliwo era omuziki ngutegeera. Baabadde ku Rugby Club e Lugogo wiiki ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu