TOP

'Abanziba ddigi bantemera ekkubo'

Added 19th February 2016

Twamuguddeko mu kibangirizi ky’amakolero (Industrial Area) ng’ali mu mmotoka ye gy’oyinza okuyita eggaali ekozeeko nnamba UAA 857G. Enjogera ya ‘Ow’emmamba awaana yiye’ Mad Tiger yagikwatira ddala.

OMUYIMBI Mad Tiger eyeeyita Jjajja w’abayimbi taggwaako bisesa. Gye buvudeko abantu abatannategeerekeka baamubbako pikipiki.

Twamuguddeko mu kibangirizi ky’amakolero (Industrial Area) ng’ali mu mmotoka ye gy’oyinza okuyita eggaali ekozeeko nnamba UAA 857G. Enjogera ya ‘Ow’emmamba awaana yiye’ Mad Tiger yagikwatira ddala.

Olwalengedde ow’amawulire waffe n’afuluma n’amusisinkana n’atandika okwewaana nti abaamubbako ddigi baalinga abaamutemera ekkubo okuva ku nzirusi magulu abiri, n’atuuka ky’amagulu ana.

Yagasseeko okukinagguka, “Nze anaafa sivuze ku mmotoka? Kiikino ekyasi nayingizawo era kati nange ntambula ngaziwa.

Lwakugiraba ng’enkadde, eri kalaso kuba efubutuka nga kaweewo.” Bwe twamubuuziza ssente mmeka gye yaguze, yamuzzeemu, ‘muzzukulu ekyo kindekere naye bw’oba oyagala kukakasa birala byenkugambye tula nkuvugemu gwe onoonyumiza abalala.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.