TOP

Munnyambule mpola ndi musajja mukulu!

Added 21st February 2016

Munnyambule mpola ndi musajja mukulu!

 EMIGUWA MUNSIBE NAYE TEMUNNYAMBULA: Omuserikale ng’asiba Mukiibi emiguwa.

EMIGUWA MUNSIBE NAYE TEMUNNYAMBULA: Omuserikale ng’asiba Mukiibi emiguwa.

KABWA kabbi kagumya mugongo. Ekyatuuse ku musajjamukulu John Mukiibi ow’e Nateete, alifa akirojja.

Abatuuze mu Kabaawo Zooni e Mutundwe bamukutte abbye akagaali k’omwana ne bamukuba emiggo n’okumwambulamu engoye n’asigala mu pajama. Kiddiridde ggaayi ono okulimbalimba omwana n’amuggyako akagaali ke avugemu.

Omwana yagenze okulaba nga yeeyongerayo bweyongezi kwe kukuba enduulu. Aba boda boda bwe baamuwulidde ng’alaajana kwe kuyingirawo ne bamusimbako ne bamukwata. Baagambye nti guno gubadde mulundi gwakuna nga bamukwata ne bamutwala ku poliisi ne bamuta kwe kusalawo okumwekolerako.

Wabula Mukiibi yalabudde abaabadde bamwambula obutamuggyamu pajama ng’agamba nti ye musajja mukulu. Baamusibye emiguwa ne bamusuula ku kabangali ne bamutwala ku poliisi y’e Kitebi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...