TOP

Ddadi amazaalibwa tugakuze buli mwezi

Added 22nd February 2016

‘Mpulira njagala buli mwezi kibeere bwekiti, nninga omwana omuto,” Jyostna Ruparelia bwe yagambye.

MUKYALA wa nnaggagga Sudhir Ruparelia bwe yabadde ajaguza emyaka 59 egy’obukulu mu maka gaabwe e Kololo yeegombye okujaguzanga buli mwezi kuba essanyu abagenyi be lye baamulaze lyamuyitiriddeko ng’ayagala alifune neera neera….

‘Mpulira njagala buli mwezi kibeere bwekiti, nninga omwana omuto,” Jyostna Ruparelia bwe yagambye.

Yeewaanidde ku baabaddewo nga bw’amanyi okufumbira bba Sudhir nga kye kinywezezza omukwano gwabwe.

Abaabaddewo laavu yaabwe baagigeraageranyizza ku mwenge ekika kya ‘Wine’ nti gye gukoma okulwawo gye gukoma okuwooma n’obukambwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...