TOP

Abaagenze okukuuma obululu bazze mu tulo

Added 5th March 2016

Abaagenze okukuuma obululu bazze mu tulo

‘Kakibe ki oba ki, ffe tujja kukeeseza wano nga tutunula. Eby’okukyusa ebivudde mu bululu bwaffe ne balangirira ebikyamu tubiwuliddeko...’ bino bye bimu ku bigambo bakira abantu abeeyiwa e Lugogo ku UMA, bye boogera mu kiro ky’Olwokuna.

Bano baabadde bazze kuwulira byabadde bivudde mu kulonda kwa munisipaali z’omu Kampala. Omanyi buli eyavuganyizza ku bwameeya n’obwakansala naddala mu bifo ebyabaddemu okuvuganya okw’amaanyi, baabaddeyo mu buntu n’abawagizi baabwe.

Ebyembi, olw’okuba ebiva mu bifo eby’enjawulo bakira biyingirawo musoolesoole, essaawa zaatambudde era we zaatuukidde mu 5:00 ez’ekiro ng’abamu ku baabadde bawaga okukeesa nga batunula otulo tubabbye olw’obukoowu!

Abaasisimuse ng’ebitundu byabwe byasomeddwa dda oba baakoze batya?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...