TOP

Muwala wa Hajji asibisizza Moze Radio

Added 20th March 2016

Mu vidiyo eno, Moze apasula omwana wa bandi (omuwala) ng’ono muwala wa Hajji.

 Ofiisa ng’atwala muwala wa Hajji ate ku ddyo nga ne Moze bamunywedde.

Ofiisa ng’atwala muwala wa Hajji ate ku ddyo nga ne Moze bamunywedde.

ABAYIMBI ba Goodlyf bakoze vidiyo Omwana wa bandi gye bayise ey’omwaka olw’ebirungo ebigirimu. Mu vidiyo eno, Moze apasula omwana wa bandi (omuwala) ng’ono muwala wa Hajji.

Hajji aba atambula, n’agwa ku muwalawe ono ng’ali mu bbaala alya bulamu. Mu busungu, Hajji atemya ku poliisi n’ejja n’eyoola Moze n’omuwala (omwana wa bandi) ne babatwala nga tebalinnya.

Ekitabula Hajji, asanga abavubuka abali mu bbaala bali mu kulwana era nga balwanira muwalawe olw’endabika ye esaaliza buli musajja amukubako emmunye.

Ekyewuunyisa mu vidiyo eno, y’engeri poliisi gy’etwalamu omuyimbi Moze n’omuwala ng’ebigere biri mu bbanga.

Mu vidiyo eno, Moze ne Weasel basigala bawaana mwanamuwala (omwana wa bandi) engeri gye yakulamu n’endabika ye nga buli amulabako amwegomba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bakaluba Mukasa.

NUP ewangudde disitulikiti ...

EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kyeyongedde okweriisa enkuuli mu kulonda kwa bassentebe ba disitulikiti...

Magogo (ku ddyo) ne Mbidde ku mukolo ogumu.

Magogo okusigala mu ntebe y...

PULEZIDENTI wa FUFA, Moses Magogo oluvannyuma lw'okuwangula akalulu k'omubaka wa Palamenti (Budiope East), asaanye...

Abazannyi ba Rugby Cranes, nga beeriga ne ttiimu ya Zimbabwe e Lugogo.

Aba rugby beesika emiwula l...

Bya SILVANO KIBUUKA Rugby Cranes etandise kaweeefube w'okulaba nga Uganda evuganya mu mizannyo gya Olympics omulundi...

Omuddo gwa Kafumbe nga bwe gufaanana.

Omuddo gwa kafumbe gugoba o...

ABAANA bwe bagenda bakula ne baweza emyaka nga 13 bafuna olusu abangi lwe bamanyi nga kaabuvubuka. Omwana ne bw'aba...

Omusumba Kisitu.

Omusumba w'Abasodookisi any...

Mu bantu abatenda ssennyiga omukambwe mwe muli Omusumba w'Abasodookisi Silvestros Kisitu atwala kitundu ky'e Gulu...