TOP

'Enkondo tesobola kunnemya muziki'

Added 21st March 2016

Yasoose kuzina ng’ayambadde engatto naye oluvannyuma ne bayita ayagala okuvuganya n’abawala ba Da Nu Eagles mu mazina okuli Idah Mugo ne Racheal Namiiro.

 Omukazi ng’azina ng’akyali mu ngatto. Wano ng’aggyamu engatto okuvuganya mu mazina.

Omukazi ng’azina ng’akyali mu ngatto. Wano ng’aggyamu engatto okuvuganya mu mazina.

OBA ono mwana muwala engatto yabadde azeeyazise kwe kumubuzaako emirembe! Yasangiddwa ku Georgina Gardens e Lubya mu kivvulu kya Da Nu Eagles.

Yasoose kuzina ng’ayambadde engatto naye oluvannyuma ne bayita ayagala okuvuganya n’abawala ba Da Nu Eagles mu mazina okuli Idah Mugo ne Racheal Namiiro.

Mwana muwala ono yalinnye ku siteegi n’asooka aggyamu engatto olwo n’abalaga ky’alinawo.

Kino kyaleetedde obwedda abamutambulizaako amaaso okumukuba olwali nti engatto zirabika yazeewoze ng’atya okuzoonoona ate abalala nti kirabika bw’aba mu ngatto amazina tegatambula.

Wamma maama, ekituufu kye ki?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengoozi ng'alaga tayiro z'akola.

Okukola tayiro okuva mu bis...

“ Nze nabonaabona n'okunoonya emirimu nga n'akamala yunivasitte, kyokka olw’okuba nali nfunye obukugu mu kukola...

Christopher Kasozi ng'awa ebyennyanja emmere.

Abalunzi b'eby'ennyanja bal...

ABALUNZI b’ebyennyanja ku mwalo gw’e Masese e Jinja abeegattira mu kibiina kya ‘’Masese Cage Fish Farmers Co-operative...

Looya wa Ssempala yeekandaz...

LOOYA wa Isaac Ssempala, bba w’omubaka Naggayi Ssempala yeekandazze n’abooluganda ne bava mu kkooti looya bw’alemereddwa...

KCCA ekutte abatundira ku n...

ABASERIKALE ba KCCA bakoze ekikwekweto  mwe bakwatidde abatembeeyi n’abatundira ebintu ku nguudo n’okubowa emu...

Omulangira Ssimbwa

Enfa y'Omulangira Ssimbwa e...

OKUFA kw’Omulangira Arnold Ssimbwa Ssekamanya kuleesewo ebibuuzo nkumu ebirese nga biyuzizzayuzizza mu Balangira...