TOP

Wuuno Kanyama alya Bobi mu ngalo

Added 28th March 2016

Wuuno Kanyama alya Bobi mu ngalo

 Eddie ng’atangira abadigize okusemberera Bobi. Ku kkono ng’akutte lusinzi.

Eddie ng’atangira abadigize okusemberera Bobi. Ku kkono ng’akutte lusinzi.

EDDIE Mutwe y’omu ku bakanyama abakuuma Bobi Wine mu bivvulu. Wabula mukama we bw’aba akuba omuziki oluusi eby’okukuuma asooka n’abivaako n’asanyukamu n’enduulu n’akuba.

Wiiki ewedde baabadde mu Club Amnesia ng’era waliwo ebyokunywa bye baatadde ku mmeeza ya Bobi. Olwamaze okuyimba n’ategeeza Eddie n’abayimbi be bagende.

Kyokka Eddie yasiseemu ekigere n’anona eccupa y’omwenge eyabadde esigaddewo nga bwawoza nti naye alina okutotobaza ku mawugwe ekyaleetedde abantu okugamba nti kirabika y’alya Bobi Wine mu ngalo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...