TOP

Owa loole bamunyize ebitooliro n'awoloma

Added 8th May 2016

Owa loole bamunyize ebitooliro n’awoloma

 Abavubuka nga banyiga Magogo eyabadde abalemesa.

Abavubuka nga banyiga Magogo eyabadde abalemesa.

DDEREEVA wa ttipa atalina njogera bamunyize ebitooliro n’awoloma. Abakungubazi abaavudde ku Kaleerwe nga bagenda okuziikirako munnaabwe e Kawoko mu Wakiso baasanze ttipa etisse bbulooka ng’efiiridde mu kkubo e Kyebando - Nansana.

Embeera yabasobedde nga tebalina we bayita kwe kusaba ddereeva wa ttipa atuule mu mmotoka bamusindike edde wabbali n’agaana n’agattako n’okubavuma nga bwe yeesoma nga ye Magogo bw’ali ow’omutawaana.

Kino kyanyiizizza abakungubazi ne balinnya ku mmotoka waggulu ne bapangululako bbulooka. Magogo alina gwe yakubidde n’amugamba amusindikire abayaaye b’e Nansana bakube abakungubazi be yayise embwa.

Kino ab’oku Kaleerwe olwakiwulidde ne batabuka. Beeronzeemu bakanyama ne bamusika ku siteeringi. Oluvannyuma Magogo yakkakkanye nga kirabika afa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...