TOP

Bobi Wine atandisewo kampeyini

Added 11th May 2016

Bobi Wine atandisewo kampeyini

 Bobi Wine ng'anyonnyola ku nkola y'ekibiina kyabwe ekya Pyramid

Bobi Wine ng'anyonnyola ku nkola y'ekibiina kyabwe ekya Pyramid

OMUYIMBI Bobi  Wine   nga  yegatidde wamu   ne banne abeegattira  mu kibiina kya Pan African pyramid baliko abaana abalwadde b'emitima bebasazeewookuyamba  nga babasondera ssente ez'okubayamba okufuna obujanjabi.

 Abaana abasonderwa ssente kuliko Elmia Muwonge owomwaka ogumu yetaaga obukadde 20 asobole okujanjabwa mu Ddwaliro e kkulu e Mulago, omulala ye Shamirani omyezi 5 ono yetaaga obukadde okugenda mu UK okujanjabibwa.

Bobi wine ategeezezza nti  ekibiina  kino  kibadde kyakamala  okusondera  omu ku baana  amanyiddwa nga  Faith Namaganda  omulwadde ow’omutima ssente  obukadde   15 era nga   asigaza kujanjabibwa  mu  ddwaliro eMulago kyokka n'asaba nti kino tebakikola bokka ng’ekibiina wabula   baliko abantu ababaagaliza  ebirungi  era ababayambako mu kusonda ssente zino.

Yagambye  nti  nga 28 omwezi guno bategesewo   omukolo  ku  bbaala ya Panamera  kwebagenda  okwoleza emmotoka   ne bidduka  ebirala   ng’era  ssente   zonna zakugenda   ku  baana bano, basobole okujanjabibwa.

Omuntu alina emmotoka wakusasula emitwalo 5, owa Piki mitwalo 2 eggaali mutwalo(10000)

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hon.Nakiwala ng'annyonnyola

Minisita Nakiwala Kiyingi a...

Minisita omubeezi ow'abavubuka n'abaana mu ggwanga Florence Nakiwala Kiyingi asabye abavubuka bulijjo okwekolamu...

Poliisi ereese Ikara

GOOLOKIPPA Tom Ikara asaze bakyampiyoni Vipers SC ne URA FC ekikuubo bw'atadde omukono ku ndagaano ya myaka ebiri...

Hajji Farooq Ntege akubye a...

MUNNABYABUFUZI Hajji Farooq Ntege akubye enkata abasiraamu be ggombolola ya ‘Makindye West’ bwa bawadde lukululana...

President Museveni

Pulezidenti Museveni akoze ...

Pulezidenti Museveni akoze enkyukakyuka mu Magye ga UDPF

Brig.Flavia Byekwaso alondeddwa okwogerera amagye ga UPDF

Brig. Flavia Byekwaso alond...

UPDF elonze Brig Gen Flavia Byekwaso mu kifo ky'omwogezi wa UPDF ekibaddemu Brig. Gen. Richard Karemire ate Karemire...